Ow’emyaka 41 Atudde Ebya S.6, Ayogedde Ekimuwalirizza Okuddayo Okusoma

Abagereesa nti okusoma tekuliiko myaka baali batuufu kubanga mu bayizi abakedde okutuula ebibuuzo bya S.6 mu baddemu ne musajja mukulu ow’emyaka 41. Musajja mukulu ono atubuulidde nti ekirooto kye kyali kyakufuuka muntu ow’omugaso eri eggwanga lye era kati mukakafu nti obulamu bugenda kumwanguyira. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI Akakiiko ka KCCA akalondoola ebyenjigiriza katandise okulondoola omutindo gw’amasomero mu Kibuga. Ebizuuse e Lubaga biraga nti amasomero gakyagaanye okugoberera ebiragiro by’ebisulo by’abaana ssaako obuyonjo okusereba. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI


https://www.youtube.com/watch?v=K9TyhSLNhPA

LEAVE A COMMENT