Omwana Eyatulugunyizibwa Alojja, Kitaawe Yamukuba n’Amutuusaako Ebisago
- ByAdmin --
- Nov 06, 2024 --
Akatambi akalaga omwana agambibwa okutulugunyizibwa katiisizza bangi kyokka tukitegedde nti ebikolwa bino bibadde bikolebwa bazadde be bennyini n’okusigira ddala kitaawe. Taata w’omwana ono agamba nti kimukakatako okugunjula omwana we nga amukuba emiggo kyokka abadde takimanyi nti okumukuba kwamuteekako ebiwundu ku mubiri n’okutuuka okumuwenyeza.