Omuzungu Asanyusa Abantu ku ‘Tik Tok’, Gavumenti ya Uganda Emuzizzaayo mu Ggwanga lye

Minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga etangaazizza ku nsonga z’okufulumya munnansi wa Switzerland Amin Samuel Nono amanyiddwa ennyo nga Muzungu Boda naddala ku mukutu ogwa Tiktok. Okusinziira ku mwogezi wa minisitule y’ensonga z’omunda Simon Peter Mundeyi , ono abadde akololera wano mu Uganda nga talina lukusa.


https://www.youtube.com/watch?v=k477_dBdkNU

LEAVE A COMMENT