Omuzannyo gw’Ebikonde, Catharine Nanziri Agenda Kuzannya Omutanzania Lulu Kayega
- ByAdmin --
- May 22, 2024 --
Munnayuganda omukyala omuzannyi w’ebikonde Catharine Nanziri aweze okukuba Lulu Kayega munnansi wa Tanzania mu lulwana olugenda okubeerayo omwezi ogujja. Olulwana luno lutongozeddwa olwaleero era abalwanyi abalala abasoba mu makumi asatu nabo bagenda kubeera mu nsiike.