Omuwendo gw’Abantu Abafa Obutwa Gweyongedde, Gavumenti eri mu Bweraliikirivu
- ByAdmin --
- Sep 24, 2024 --
Wabaluseewo okutya mu Ggwanga olw’omuwendo gw’abantu abafa obutwa okweyongera ekintu ekyongedde okweraliikiriza abakulu mu minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga. Okusinziira ku alipoota eno abantu abasoba mu 500 bebaakazuulwamu obutwa era ng’abantu abasinga okufa obutwa beebo abali mu bitundu bye buva njuba bw’eggwanga.
Omuwendo gw’Abantu Abafa Obutwa Gweyongedde, Gavumenti eri mu Bweraliikirivu