Omuwandiisi wa Kkooti y’Ensi Yonna Ayogedde ku Musango gwa Joseph Kony
- ByAdmin --
- May 14, 2024 --
Omuwandiisi wa Kkooti y’ensi yonna eya International Criminal Court (ICC), Oswald Zavala Giler akyaddeko mu Uganda bukyanga kkooti eno atandika okukola mu Uganda. Ono ategeezezza nti baatandise dda okuteekateeka okuwozesa n’okukunganya obujulizi ku misango egivunaanwa eyali omuduumizi mu kabbayeekera b’akabinja ka Lords Resistance Army Dominic Ongwen eyakwatibwa mu mwaka gwa 2005.