
Omutaka Nsamba n’Abazzukulu, Basabiddwa Okwettanira Enteekateeka z’Ekika
- ByAdmin --
- Apr 01, 2025 --
Omutaka Nsamba Aloyzious Magandaazi akalaatidde bazzukulu be okukuuma ettaka lyabwe okwewala okufuuka emmombooze mu ggwanga lyabwe. Omutaka okwogera bino abadde ku mukolo gw'okumukwasa ebirabo ebireeteddwa ab’Essiga lya Muwonge ku Butaka bw’Ekika e Buwanda mu Ssaza Mawokota.