
Omutaka Muteesaasira Asisinkanye Abavubuka, Abasabye Okukulembera Obulungi Bannaabwe
- ByAdmin --
- Jun 27, 2025 --
Akulira ekika kye Ngo Omutaka Keeya Tendo Namuyimba ow'Okubiri Akalaatidde Abavubuka Okufaayo Okusosowaza Ebika mwebava n'Okubyagazisa abalala batuuse Buganda ku ntikko Ono Okwogera bino Abadde asisinkanye olukiiko w'Abavubuka ba Buganda Oluggya mu Bulange e Mengo.