Omusumba Jjumba Asabidde Kabaka, Yeebazizza Katonda Olw’obulamu bwa Beene

Abakristu mu Ssaza Buddu bakedde kweyiwa mu Ekerezia ya St. Mathias e Mbiriizi okwetaba mu Mmisa ey’enjawulo egendereddwamu okusabira Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw’okutuuka ku Matikkira ge ag’Omulundi ogwa 31. Omusumba Jjumba n’abakulembeze ab’enjawulo batenderezza Omuteregga olw’Okutumbula embeera z’abantu nga ayita mu nteekateeka ez’enjawulo.


https://www.youtube.com/watch?v=wQ9Y6RhKqVI

LEAVE A COMMENT