
Omusango Gwa Jamil Mukulu Gutandise Okuwulirwa Olwaleero , Agambibwa Okukulira Akabinja ka ADF
- ByAdmin --
- May 15, 2025 --
Kkooti enkulu ewuliriza egya bakalintalo etandise okuwulira okwemulugunya kwa Jamir Mukulu agambibwa nti yeyali akulira akabinja kabayekera ba ADF. Ono yemulugunya nti ab'ebyokwerinda bamutulugunya e Nalufeenya nga bakamukwata, era nti n'ebbanga ery'omwaka lyeyamalayo eddembe lye lyalinnyirirwa. Kat? akakiiko k'abalamuzi 4 katandise okuwulira okwemulugunya kuno.