Omusango gw’okutta Katanga, Kkooti Egaanye Molly Katanga Okweyimirirwa

Kkooti enkulu e Kampala nga ekubirizibwa omulamuzi Isaac Muwata egobye okusaba kw’okweyimirirwa okwakolebwa bannamateeka ba Molly Katanga abavunaanibwa omusango gw’obutemu ku bigambibwa nti y’enyigira mu kutta bba Henry Katanga. Guno gubadde mulundi gwakubiri nga Kkooti yeemu egoba okusaba kwa Molly Katanga era olwaleero omulamuzi ategeezezza nti bano tebakoze nkyukankyuka mu kusaba kwabwe omuli n’okulemelerwa okukakasa Kkooti nti obulwadde obumuluma ekitongole ky’amakomera tekisobola ku bujjanjaba.


https://www.youtube.com/watch?v=mNT7EkWppeE

LEAVE A COMMENT