Omusango gw’Empindi Gusaliddwa, Abalamuzi ba Kkooti ya Kisekwa Bawadde Ensala Yaabwe

Kkooti ya Kisekwa wansi w’Abalamuzi bataano, esingisizza Patrick Kanyago omusango gwe yali yawawaabira banne mu Kika ky’Empindi. Kkooti eno ekizudde nti Omutuba gwa Kanaakonye Muzabajja teguliiyo era Kkooti egamba nti bano bonna bava mu Mutuba gumu ogwa Kyeswa e Kanyigo Bukunja mu Kyaggwe. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI Image Image


https://www.youtube.com/watch?v=7W_s6SVuYcY

LEAVE A COMMENT