Omupiira gw’Abaliko Obulemu mu Kulaba, Gutegekeddwa Okutumbula Obumu mu Baliko Obulemu Buno
- ByAdmin --
- Nov 04, 2024 --
Ttiimu 6 ez’abantu abaliko obulemu ku amaaso zezeetabye mu mpaka eza Blind Football Tournament ez’omwaka guno zino nga zitegekeddwa n’ekigendererwa eky’okutumbula obumu mu bantu abalina obulemu buno. Empaka zino zitegekebwa buli mwaka era zeziggaddewo kalenda eky’ekibiina ekya Blind Football ey’omwaka guno.