
Omuliro Gumazeewo Emmaali y'Abasuubuzi e Lugazi , Abasuubuzi Bali mu Maziga
- ByAdmin --
- Jan 16, 2025 --
Abasuubuzi abakakkalabiza emirimu gyabwe e Lugazi basigadde mu maziga oluvanyuma lw’omuliro okukwata negusaanyawo emmaali yaabwe. Bano bawanjagidde Pulezidenti okubayamba kubanga mu kiseera kino kubanga tebamanyi kyakuzzaako.