Omulimu gw’Okuzimba Ekkanisa y’Obusaabadinkoni bwe Kazo, Abakulisitaayo Basabiddwa Okugwenyigiramu

Ssaabadinkoni we Kazo, Ven. Canon Gitta Kavuma akubirizza abakulisitaayo okwenyigira mu mirimu n’enteekateeka eziweesa Katonda ekitiibwa nti olwo naye akole ku nsonga zabwe. Bino abyogedde bwabadde atema evvuunike ly’okuzimba amaka ga Ssabadinkoni amaggya era akunze abantu okumukwasizaako bamalirize omulimu guno.


https://youtu.be/g4ZguYWdNb0?si=XAkx1XX-2XzR8XCe

LEAVE A COMMENT