Omulangira Nakibinge Alabudde Abaagala Okunyaga Ettaka ly’Amasiro
- ByAdmin --
- Mar 25, 2024 --
Abasiraamu bakalaatiddwa okukulembeza obumu, amazima n'obwesimbu okusobola Okukulaakulana. Omulangira DR. Kassim Nakibinge bino y’abikalaatidde Abasiraamu bwabadde ku Duwa y’okusabira Ssekabaka Nuuh Kalema e Mende.