Omulangira Crispin Jjunju Mutaka mu America , Atumiddwa Ssaabasajja Kabaka ku Mirimu Emitongole

Omulangira Crispin Jjunju Kiweewa ng’awerekeddwako Ssenkulu w'ekitongole kya Kabaka Foundation Omukungu Edward Kaggwa Ndagala atuuse mu ggwanga ly'America gyeyatumiddwa Ssaabasajja Kabaka okuggulawo ettabi lya Kabaka Foundation mu Ssaza Masecusetisi n'okutongoza Bboodi y'ettabi lino okutandika okukola emirimu. Mu lugendo luno, Omulangira Jjunju wakutuusa obubaka bw'Empalabwa eri abantu ba Beene.


https://www.youtube.com/watch?v=VukebfidhTc

LEAVE A COMMENT