Omukuumi wa Kyagulanyi Asimbiddwa mu Kkooti y'Amagye Olwaleero, Bamusindise ku Alimanda e Luzira
- ByAdmin --
- Aug 06, 2024 --
Enkya ya leero abakugu mu byenfuna era abakungu okuva mu Bbanka enkulu mu mawanga ga Africa basisinkanye mu Uganda mu lukungaana olugendereddwamu okukubaganya ebirowoozo ku ngeri Bbanka enkozi z'ensimbi gyeziyinza okugondeza abantu abali mu by'obulimi okufuna ensimbi ku magoba amatonotono. Bano okuyita mu kibiina ekyatandikibwawo okulondoola amateeka n'enkola ezirungamya ku kuvujjirira eby'obulimi bagamba nti wadde ng'obugagga bw'amawanga ga Africa bwesigamye ku byabulimi, tebiteereddwamu nsimbi zimala. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI