Omukadde Ow'emyaka e 90 Afunye Obwenkanya, Kkooti Emuddizza Ennyumba ye Eyali Yamubbibwako
- ByAdmin --
- Jan 31, 2024 --
Namukadde Bbulya Alice ow’emyaka 90 kimubeeredde kizibu okukkiriza nti ddala addiziddwa amaka ge mwe yali yagobwa emyaka etaaano egiyise era essanyu kabuze kata limutte . Bino byonna bibadde ku kyalo Kagoma B ekisangibwa mu ggombolola ye maganjo mu disitulikiti ye Wakiso.