Omubaka Muwada Atabukidde Gavumenti ku Nkolagana ya Uganda n’Amawanga g’Ebweru
- ByAdmin --
- Nov 12, 2024 --
Omubaka wa Kyaddondo East, Muwada Nkunnyingi atadde gavumenti ku nninga ennyonnyole ku vvulugu ali mu minisitule y’ensonga z’ebweru w’eggwanga aviiriddeko n’ababaka ba Uganda mu mawanga ago okugobwa. Muwada agamba bingi ebitatambula bulungi mu minsitule eno kyokka mpaawo gavumenti kyekoze okugonjoola ebizibu bino ekiviiriddeko Bannayuganda okudaagira eyo n’abamu nebafuulibwa abaddu. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI