Olutambi lwa Bobiwine Luwangudde Awaadi
- ByAdmin --
- Feb 23, 2024 --
Akulira ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu asiimiddwa olw’okulwanirira emirembe n’enfuga y’amateeka. Empaka za firimu ezeesigamye ku ddembe ly’obuntu eziyindidde mu kibuga Berlin mu Germany, Kyagulanyi n’abali emabega w’olutambi olukwata ku kalulu ka 2021 basiimiddwa.