Olutalo Lw'okulwanyisa Entobazi mu Disitulikiti ye Kalungu, Abakulembeze Basabye Gavumenti Ebakwasizeeko
- ByAdmin --
- Feb 05, 2024 --
Abakulembeze mu disitulikiti ye Kalungu basabye gavumenti okwongera amaanyi mu kulwanyisa abasaanyawo entobazi mu kitundu kyabwe Bano bagamba nti abalimi b’omuceere bettanidde okusaanyawo entobazi ekintu ekyongedde okutaataganya ekitundu kyabwe.