Olusiisira Lwebyobulamu ku Ddwaliro lya Gombe Medical Stores
- ByAdmin --
- Jan 19, 2024 --
Abantu abasoba mu 700 bakebedde kweyiwa ku ddwaliro lya Gombe Medical Services okukeberebwa endwadde zensusu n’’okufuna obujanjabi obwobwerere mu lusiisira olugenda okumala ennaku 4 . Akulira eddwaliro lino Owek. Kyewalabye Male agamba nti basazeewo okuyamba ku bantu ba Ssaabaasajja okusobola okutumba eby’obulamu byabwe. https://www.youtube.com/watch?v=_2ZZB5mjiRQ