Olukung’ana lwa Bassabalamuzi Luggaddwawo , Bakalaatiddwa Okutumbula Obwenkanya

Ssaabalamuzi wa Kenya Martha Koome awagidde ekiteeso kya Pulezidenti Museveni eky’bakulembeze ba Africa okwegatta awamu okugoonjoola ebizibu ebibasoomooza omuli obutali butebenkevu, obwavu, enfuga y’amateeka ne demokulaasiya. Ono okwogera bino abadde mu Lukung’ana lwa Bassaabalamuzi, oluggaddwa olwaleero e Munyonyo.


https://www.youtube.com/watch?v=bDKBMfV9gUM

LEAVE A COMMENT