Olukung'ana lwa Bassaabalamuzi Lutandise, Lwakwetabwamu Abalamuzi Abava mu Mawanga ga Africa

Olukung’ana lwa buli mwaka olw’Abateesiteesi abakulu okuva mu mukago ogugatta ba Ssaabalamuzi mu mawanga 14 ku lukalu lw’Africa olwa Southern and Eastern Africa lutandise olwaleero wano mu kibuga Kampala. Omuteesiteesi omukulu mu ssiga eddamuzi wano mu Uganda abateeseteese olukungaana luno, Pius Bigirimana n’abalala bagamba nti olukung’ana luno lwakubayamba okuteekateeka ebigenda okwogerwako olukung’ana olw’awamu olutandika olunaku lw’enkya.


https://www.youtube.com/watch?v=byiinRlBUl8

LEAVE A COMMENT