Olukiiko Olufuzi olwa BHTB Lutongozeddwa, Katikkiro Abakubirizza Okutumbula Eby’obulambuzi
- ByAdmin --
- May 09, 2024 --
Katikkiro Charles Peter Mayiga ajjukizza Abaganda nti beebalina okuzimba Obwakabaka abalala babasange nga batambuddeko. Kamalabyonna abadde atongoza bboodi y’ekitongole ky’Obwakabaka eky’ebyobulambuzi ki Buganda Heritage and Tourism Board ku Mbuga enkulu ey’Obwakabaka e Bulange Mengo