
Olukiiko lwa Kyabazinga Luguddwawo, Kyabazinga Akuutidde Abantu Okulima Emmere
- ByAdmin --
- Feb 20, 2024 --
Kyabazinga wa Busoga HRH William Wilberforce Kadhumbula Gabula Nadiope IV asabye abantu be Busoga okwettanira okusimba emiti n’okulima emmere amala basobole okuvvuunuka nawookera w’obwavu abayonka obutaaba. Ono okwogera bino abadde aggulawo olukiiko lwa Busoga olw’omulundi ogwe 10 ku kitebe ky’Obwakyabazinga e Bugembe