Okweyanza Obwami, ow’Essaza ly’America Yeyanzizza Kabaka

Abaami, Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi Owokubiri, beyakasiima n’awa Obwami bw’amasaza ag’enjawulo wano mu Buganda n’okwetooloola ensi, bakyagenda mu maaso n’okweyanza obwami. Ssaalongo Mikayiri Mukasa y’omu kwabo nga ono yalondeddwa okumyuka omwami wa Kabaka ow’essaza lya Southwest mu ggwanga lya America era yeyamye okukola ennyo ng’atuusa obuweereza ku bantu ba Beene mu ggwanga eryo.


https://youtu.be/16CoLqRybJA?si=LtGDvqAm_NN3AsxY

LEAVE A COMMENT