Okwetegekera Empaka z’Ebika by’Abaganda, Buli Kika Kiweereddwa Akakadde k’Ensimbi
- ByAdmin --
- Apr 18, 2024 --
Minisita w'abavubuka, emizannyo n'ebitone, Owek Robert Sserwanga akubirizza ttiimu z'Ebika okuzannyisa abazannyi abatuufu okwewala okusalibwako obubonero. Okwogera bino, Owek. Sserwanga abadde asisinkane bamaneja ba ttiimu zonna ezigenda okwetaba mu mpaka zino.