
Okwetegekera Empaka z’Amasomero Ezitegekebwa Obwakabaka, Zigenda Kubeera ku Kawanda S.S
- ByAdmin --
- Mar 12, 2025 --
Ttiimu z’amasomero 44 okuva mu bitundu bya Buganda eby'enjawulo zisuze bulindaala okwambalagana mu Buganda Schools Competitions ez’omwaka guno. Empaka zino zigenda kutandika enkya ku Kawanda S . S.