
Okwetegekera Empaka z'Amasaza, Kyaddondo Eyanjudde Olukiiko Olupya
- ByAdmin --
- May 15, 2024 --
Omwami wa Kabaka amulamulirako essaza Kyaddondo, Kaggo Hajji Ahmed Magandaazi alangiridde olukiiko lwa bantu 18 olugenda okuteekateeka ttiimu ey'essaza lino mu mpaka ez'amasaza ga Buganda ez'omwaka guno. Olukiiko luno lugenda kukulemberwamu Khalid Ssimbwa nga Ssentebe.