
Okwetegekera Emizannyo gya UMEA, Olukiiko Olutegesi Lulambudde Namagabi S.S
- ByAdmin --
- Mar 12, 2025 --
Ttiimu z'amasomero ezisoba mu 100 zezigenda okwetaba mu mizannyo egya UMEA ezetabwamu amasomero agali ku musingi gw'Obusiramu. Emizannyo gino gigenda kubeerayo omwezi ogujja.