
Okwetegekera Emisinde gy’Amazaalibwa, Abagula Emijoozi Beeyongedde Obungi
- ByAdmin --
- Apr 01, 2025 --
Abavubuka basabiddwa okukomya okukebeza endwadde amaaso wabula bagende mu ddwaliro bekebeze okumanya bwe bayimiridde kiyambeko mu kulwanyisa mukenenya. Obubaka buno bubaweereddwa abakulira ebitongole eby’enjawulo ebiguze emijoozi okuwagira enteekateeka z’emisinde gya Beene egigenda okuddukibwa ku Ssande ya Ssabbiiti eno