Okwetegekera Emisinde e Buddu, Pookino Jude Muleke Akubirizza Abantu Okugula Obujoozi

Essaza Buddu lyetaaga ensimbi ezisoba mu bukadde 700 okutandika omulimu gw’okuzimba ekisaawe ekiri ku mutindo ku Mbuga y’essaza lino. Abaddukanya essaza lino bategese emisinde okukunganya ensimbi zino nga gigenda kubeerayo nga 31 omwezi guno. Bbs terefayina ewereddwa olukusa okutuusa ku bannayuganda byonna ebikwata ku misinde gino.


https://youtu.be/cdlBxuqa41A?si=1klNLAsyyPJZ4Dzq

LEAVE A COMMENT