Okwetegekera Akalulu ka 2026 , Akakiiko Kabangudde Abagenda Okutambuza Ensonga
- ByAdmin --
- Aug 06, 2024 --
Akakiiko k'ebyokulonda katandiise okubangula abantu abagenda okulamba ebifo ebigenda okulonderwamu mu kulonda okujja. Enteekateeka y’okulamba ebifo bino etandika lunaku lwa nkya okwetoloola eggwanga lyonna.