Okwetegekera Akalulu ka 2026, Aba ‘PLU’ Batandise Okutalaaga Eggwanga

Amyuka Ssentebe w’Ekisinde ki Patriotic League Uganda Michael Nuwagira Kaguta amanyiddwa ennyo nga Toyota atandise okutalaaga eggwanga nga ayogerezeganya ne bannakibiina ki NRM ababadde batandise okusekeeterera bannakibiina bannaabwe abali mu bukelembeze nga baagala okubeesimbako mu kalulu akabindabinda aka 2026. Toyota agamba nti basazeewo okukozesa enkola eno okulaba nga bannakibiina babeera bumu kibayambeko okuwangula ebifo ebisinga obungi.


www.youtube.com/watch?v=pSBNSMb4ABY

LEAVE A COMMENT