Okwekalakasa mu Bitundu By’eggwanga Ebyenjawulo

Banna Uganda mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo tebajjumbidde nnyo kwekalakasa okwalangiriddwa banna byabufuzi okulaga obutali bumativu ku mbeera y’amakubo mu ggwanga. Mu bitundu ebitali bimu wabaddeyo okwekalakaasa okutonotono era ebitooke bisimbiddwa n’ebyennyanja nebitekebwa mu bitaba by’amazzi ebiri mu makubo. https://www.youtube.com/watch?v=v2zzBiP6olE


LEAVE A COMMENT