Okuzimba Ekitebe kya Disitulikiti ye Masaka, Kyaddaaki Abakulembeze Bakkaanyizza

Abakulembeze mu disitulikiti ye Masaka kyaddaaki batongozza ekifo awagenda okuzimbibwa ekitebe kya disitulikiti eno ekigenda okuwemmenta obuwumbi bw’ensimbi busatu n’ekitundu. Ekifo ekitongozeddwa kisangibwa ku kyalo Nkuke mu ggombolola ye Buwunga era ng’ettaka kwekigenda okuzimbibwa lyabaweebwa Muzeyi George Mukasa luzinda.


https://youtu.be/GLmhupN-IUk?si=01r6z1MqiB0-NPcu

LEAVE A COMMENT