Okuwandiisa Abawagizi ba NUP mu Kampala, Abantu Bakujjumbidde
- ByAdmin --
- May 08, 2024 --
Okuwandiika abawagizi b’ekibiina ki National Unity Platform mu Kamapala kutandise mu butongole era mu bifo ebyenjawulo abantu bakujjumbidde Bano basabiddwa okugoberera buli mutendera mu kwewandiisa basobole okunyweza n’okuzimba ekibiina kyabwe. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI