Okuwandiisa Abawagizi ba NUP, Abawagizi Bakalaatiddwa Okujjumbira

Bannakibiina ki National Unity bakyagenda mu maaaso n’enteekateeka zaabwe ez’okwewandiisa n’okuwandiisa bammemba abaggya. Abakulembeze b’ekibiina mu bitundu ebiri mu nteekateeka eno basabye bakulembeze bannabwe nadddala abali mu gavumenti obutagezaako kulemesa nteekateeka eno kubanga eriwo mu matteeka.


https://youtu.be/FjAhUF9rNJ4?si=SvAAgnIpWmcn6hSW

LEAVE A COMMENT