Okutuuza Ssaabadinkoni we Luzira, Obwakabaka Bumuyozaayozezza Olw’obuwanguzi

Obwakabaka bwa Buganda buyozaayozezza Ssaabadinkoni w’ekkanisa ya St. Stepens’s Church of Uganda Luzira, Ven. Wilson Kakooza atuuziddwa olwaleero. Akiikiridde Obwakabaka, Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule agamba ategeezezza nti Ven. Kakooza musajja mukkakkamu era omukozi ateebalira.Gavumenti ekiikiriddwa minisita omubeezi owa technologiya, Owek Joyce Juliet Nabbosa Ssebugwawo


https://youtu.be/WX95M-hw-3c?si=_f1W9naVf5G53Q4U

LEAVE A COMMENT