Okutuuza Abaami Bakabaka mu Masaza Agenjawulo Kukyagenda mu Maaso
- ByAdmin --
- Jan 23, 2024 --
Abaami ba Kabaka ab’Emiruka mu Masaza agenjawulo bakyagenda mu maaso n’Okutuuzibwa nga kino kyakuyambako okutumbula entambuza y’Emirimu. Wano Omwami wa Ssaabasajja Kabaka amukulembererako Essaza Kyaddondo Kaggo Ahmed Magandaazi Matovu akubirizza abazadde okukuliza abaana baabwe mu Mpisa n’Ennono