Okutumbula Enkulaakula mu Bavubuka, Abe Nakaseke Babanguddwa ku Bibiina by’Obwegassi
- ByAdmin --
- Jun 05, 2024 --
Omubaka wa Nakaseke Central mu Palamenti, Allan Mayanja Ssebunya asabye abavubuka bave mu kuliisa ebijanjalo empiso wabula bettanire obwegassi kibayambe okutuuka ku nkulaakuana gyebayaayanira. Ono okwogera bino abadde mu lukumgana lw’ebibiina by’obwegassi e Kikubanimba mu ggombolola ye Kikamulo mu disitulikiti ye Luweero.