
Okusunsula Abaagala Okukwatira FDC Bendera, Basatu Bamaze Okuggyayo Empapula
- ByAdmin --
- May 01, 2025 --
Abantu basatu bebagyeyo empapula olunaku olwaleero ng’abegwanyiiza okukwatira ekibiina ki FDC bbendera okuvuganya ku kifo ky’entebe y’omukulembeze w’eggwanga mu kalulu akabindabinda aka 2026. Mubaggyeyo empapula olwaleero kwekubadde Ssaabawandiisi w’ekibiina kino era omubaka wa Budadiri West Nathan Nandala Mafabi n’abalala era bonna bategezeeza nti balina obusobozi obuwangula ekibiina ki NRM mu kalulu akajja okukisiguukulula mu buyinza mwekimaze emyaka amakumi 40.
Okusunsula Abaagala Okukwatira FDC Bendera, Basatu Bamaze Okuggyayo Empapula