Okusabira Taata wa Mukyala wa Katikkiro, Obwakabaka Butenderezza Emirimu Gye

Katikkiro Charles Peter akubirizza abazadde okusomesa abaana bwebaba baagala okubeera ab'enkizo mu nsi. Bino abyogeredde Buloba mu Ssaza Busiro bwabadde yeetabye mu kusabira Ttaata wa Mukyala we, Eldad Walakira eyavudde mu bulamu bwensi.


https://youtu.be/-Uct5PvY9s4?feature=shared

LEAVE A COMMENT