Okusabira Joseph Kabenge e Lubaga , Ono ye Taata w’Omukungu Fabian Kasi

Katikkiro Charles Peter Mayiga atenderezza emirimu egikoledddwa Joseph Kabenge gw’agambye nti akuzizza bulungi abaana abafuuse ab’omugaso mu ggwanga lino Bino bibadde mu bubaka bwatisse Omumyuka we Owokubiri Owek. Robert Waggwa Nsibirwa mu kitambiro kya Mmisa eky’okusabira omwoyo gwa Joseph Kabenge Taata wa SSentebe wa Bboodi ya BBS Terefayina ku lutikko e Lubaga.


https://www.youtube.com/watch?v=LMZnrPkUEp4

LEAVE A COMMENT