
Okusaal Eid Al- Adha e Kibuli, Bavumiridde Ekya NEMA Okusengula Abantu
- ByAdmin --
- Jun 17, 2024 --
Omumyuka wa Supreme Mufti wa Uganda, Sheikh Mahad Kakooza alaze obwennyamivu olw’obulabbayi n’obukenuzi obusensedde ebitongole bya gavumenti n’asaba bannayuganda okuwanvuya ku maloboozi bavumirire ebikolwa bino. Bino bibadde ku muzikiti e Kibuli mu kusaala Eid Aduha.