Okunnyulula Emirambo Gy'abantu Abaagwa mu Nnyaja e Bussi Kutandise
- ByAdmin --
- Mar 15, 2024 --
Okunnyulula emirambo ku mwalo ku Bizinga by’e Bussi kukomekkerezeddwa olwaleero enteekateeka y’okunnyulula emirambo ekomekkerezeddwa era emirambo gy’abantu 7 giweereddwa ab’enganda. Wano abavubi n’abakulembeze balaajanidde gavumenti eyongere ensimbi mu ntambula y’okumazzi okwewala obubenje obweyongedde ensangi zino.