
Okumalawo Obubenje Bw’ebimotoka By’amafuta, Ebimotoka Byakutambulanga Kiro
- ByAdmin --
- Oct 29, 2024 --
Abakulembeze ba KCCA bayisizza amateeka amaggya omuli emmotoka z’amafuta okuyingira ekibuga mu budde obw’ekiro, era ziteekeddwa okubaako ebyuma ebirwanyisa omuliro n’obutayita mu bitundu eby’omugotteko. Okusinziira ku Bammeeya be ggombolola ezikola Kampala, amateeka gano galeeteddwa, okwewala obubenje bw’omuliro nga akagudde e Kigoogwa nekatta abantu abali eyo mu 26