Okulwanyisa Ebbula ly’Emirimu, Abavubuka Basabiddwa Obutasosola Mirimu

Abantu naddala abavubuka abamaliriza emisomo gyabwe kyokka nebatuula awaka nga babulidwa eky’okukola, nebalinda emirimu gya woofiisi basabiddwa okukoppa enkola y’okutunda obuweereza oba obukugu bwabwe eri kampuni ez’enjawulo. Enkola eno, efuuse ya bulijjo naddala mu mawanga g'Abazungu ng’eyitibwa Freelance. Okusinziira ku bakugu mu tekinologiya, obuyiiya ne ssaayansi, ebbula ly'emirimu ensangi zino lyeyongedde nyo kuba abayizi abatikkirwa bangi kale nga kikaluubiriza gavumenti okubafunira emirimu egibamala.


LEAVE A COMMENT